Abategeka Ebyabasawo Balangidde Abazadde

0
689

Obubbi bwebigezo mugwanga bulabika nga bulinnye enkandago oluvanyuma lwabazadde ate nabo okutandika okwenyigira mu bubbi bwebigezo nga bagaala okulaba nga abaana baabwe bayitta.
Abakuliira ekitongole ekivunanyizibwa ku bigezo byabasawo ekya Uganda Allied Health Examination Booard bebakoze okunonyereza kuno era nebabako byebazudde.