Abavubi Bagamba Oluguudo Lulemedde mu Mbalirira

0
600

Newankubade OLUGUUDO OLUVA MU Nyendo okudda e Bukakata ku mwalo lwelumu kwezo ez’enkizo mu byobusuubuzi bwolutukako wewunya kuba lwerumu kwezo ezisinga okubeera embi era ezikaalubirizza ebyobusuubuzi mu kitundu kino.
Wadde luzze emirundi mingi luteekebwa mu ,mbalirira naye terukolebwa ekiwalirizza abantu baayo okutandika okwenyiwa nokwekokola Gavumenti eramula kuno nti kirabika ekola kimu kyakubawuddiisa.