Abawagira Kyenvu Basiibye Beetala e Kyaddondo

0
864

Bannakyaddondo basiibye mu kayisanyo kennyini ng’abaagala ekifo ky’omubaka wa paalimenti owa Kyaddondo East bamaliriza okunoonya akalulu.
Munna NRM, Sitenda Sebalu asitudde ssentebe w’ekibiina kye president Yoweri Museveni asabye antu okussa akalulu kaabwe mu Sebalu balyoke balabe ebirungi.