Ab'e Tororo Basabiddwa Okwewala Obusosoze ki Eid

0
634

OKUSAALA IDD e Tororo kubuutikiddwa bubaka bwa kwegatta kwabantu b’ekitundu abali mu kusika omuguwa ku bya Diistulikiti wakati waba Japadoola mpozzi n’abateeso.
Ate bo abe jinja bakubiriziddwa okusigala nga bali bumu, sso nga n’abe Gang basabiddwa okusigala nga bwe babadde mu kiseera ekyokusiiba.