Akakiiko K'ettaka Kabadde Wakiso

0
1210

Akakiio akassibwa okunoonyereza ku mivuyo ku ttaka mu Uganda akalirwa omulamuzi Catherine Bamugemereire olwaleero kasiibye wakiso, okwongera okutegeera embeera eri ku ttaka lya Uganda.
Bannabusiro baloopedde akakiiko nti emivuyo ku ttaka oludda luno gyonna, gikolebwa kakiiko ka ttaka aka disitulikiti.