Akakiiko K'ettaka Kali Nakaseke

0
782

Akakiiko akanoonyereza ku mivuyo egyetobese mu ttaka olwaleero kalumaze Nakaseke naggagga era bifeekeera Haji Swaibu Yiga gyayagala okugoba abatuuze ku byalo Omusanvu.
Eno omuwabuzi wa president Major Kakooza Mutale gyasinzidde n’alabula nti Uganda eyolekedde ssematalo ow’amaanyi kabe kasinge ekitta bantu, ng’agenda kuva ku ttaka.

More News