Akalulu Kaleese Ebbugumu mu Kyadondo East

0
674

Obukodyo mu kuwenja akalulu kutandise na buggumu, omuli abawagizi okusala eddiiro okuva ku luuyi olumu okudda ku lulala ssaako okuvumagana ebisongovu n’okwejerega.
Okusinziira ku batunuulizi, akalulu kano gye kanaggwera ng’ebibiina byobufuzi ebikalimu omuli FDC, NRM, ne DP byongedde okukoonagana.