Amasasi Netiyaggaasi E Nateete

0
867

Poliisi mu kampala ewaliriziddwa okukuba amasasi mu bbanga n’omukka ogubalagala okusobola okugumbulula abagoba ba takisi ababadde bawakanya bannabbwe abavuga pikipiki ezitwala abasatu ezimanyiddwa nga Tukutuku okukolera okumpi nabo
Guno mulundi gwa kubiri ga balwana nga ne ku lwomukaaga abagoba ba Takisi baakola ekintu kyekimu