Ani Alya Enguzi Mu Paalimenti?

0
801

Ababaka ba palamenti batabukidde Minista w’ebyensimbi Matia Kasaijja olwokwogera ebyensimattu ku palamenti yeggwanga nti mulimu ababaka abaali benguzi abatagambiika.
Kati ababaka baano bagamba nti bagala Minista Matia Kasaijja ono alabikeko mukakiiko ka palamenti akakwasizza empisa abulile palamenti ababaka bamanyi nga baali banguzi mukifo ekyokwonona ekifananyi kya palamenti.