Ani Nannyini Ttaka Ly'e Apaa?

0
844

Ekitongole ekivunanizibwa ku byomusinko ekya Uganda WildLife Authority, kikiriziganya ne Gen.Moses Ali okuba nti kyekyakola endagaano n’omuzungu okudukanya ettaka ndibassa erya Apaa eryalwanyizza Abacholi n’abamadi.okukkakana nga Munaana bafu.
UWA erabudde nti okuggyako nga gavumenti etudde wamu n’abakulembeze ba Amuru, omusaayi gwandyongera okuyiika. Emyaka gyekulungudde ng’abantu b’omu Amur ne Adjuman balwanira ettaka lya Apaa.