Banamagoye Temubaboola Bambi

0
533

Ba namagoye abali eyo mu bikumi n’ebikumi bakungaanidde mu kibangirize kya Busoga Busoga square mu district y’eJinja okukuza olunaku lwaabwe n’okujjukiza abantu okukomya okubasosola.
Bano wansi w’omulamwa okutambulidde ku suubi elijja okwongeera okubeerawo mu mbeera yaabwe ba namagoye era baagala bongere okufibwaako mu ngeri y’obuwereza mu bulamu obwabulijjo.