Bassentebbe Balumbye 'Kkaawo'

0
827

Akulira abakozi e Mukono (CAO) George Ntulume yeemuludde n’afubutuka mu woofisi ye oluvannyuma lwa bassentebe b’amagombolola e 15 agakola disitulikiti y’e Mukono okumusalako nga babanja ssente ezirina okubaweebwa gavumenti buli luvannyuma lwa myezi esantu okuddukanya emirimu mu magombolola gaabwe, zebalumiriza abakulu ku disituliki okuzeezibika kati okumala emyezi 6.