Besigye mu Kyadondo East, Ayigidde Kantinti Akalulu

0
657

Eyaliko senkagale w’ekibiina kya Fdc Dr Kiiza Besigye olwaleero alumazeeko ng’asagulira muna FDC Apollo Katinti obululu okulaba ngadda mu Palamenti kooti ejulirirwaamu gyeyamugya nga byonna byava ku kakiiko kebyokulonda obutagoberera bulungi mateeka gafuga Kulonda.
Besigye akakasiza abalonzi mu Kyadondo East nti baleke kubugumirira batuuke okuva ku mulamwa wabula banywerere kunsonga y’okulaba nga balonda abo abanaleeta enkyukakyuka ez’omuggundu mu Uganda.