Bobi Wine, Kantinti Ne Muwada Beetala

0
1424

Ng’ebula ennaku mbale okulonda akiikiri Kyadondo East mu paalamenti, abeesimbyeewo okuvuganya ku kifo kino, babitaddemu amaanyi okwongera okutuuka ku balonzi okubasaba akalulu. Abasinga kakuyege bamukola nju ku nju nga batambula ku bigere era nga betulabyeko babadde babunye akafuufu. Canary Mugume asiibye Kyadondo, bino byatuggyiddeyo.