'Bobi Wine' Poliisi Ekedde Kumukwata

0
479

Poliisi emaze essaawa eziwera nga yeezooba n’abawagizi ba Robert Kyagulanyi Sentamu gwekedde okukwata ng’awenja akalulu.
Okukwata Ssentamu kukyusizza ebyafaayo by’abakulu mu Uganda, Munna FDC, Apollo Kantinti bwayimirizza akalulu ke n’asooka agenda ku poliisi e Kira okumanya ekikwasizza omuntu gwavuganya naye.