Buganda Ssi Mattivu ne Kkooti, Kanaka Tayagala Kulagayo Kyapa

0
1028

Obwakabaka bwa Buganda ssi bumativu n’engeli kkooti gyeyalamudde mu musango oguvunaanibwa Kabaka ogwawulidwa jjo mu Bbalaza. Ssaabawolereza wa Buganda Oweek. Daudi Mpanga agamba nti Buganda ssi nneetegefu kulaga muntu yenna akawunta z’ekitongole ki Buganda land Board mpozzi ne register z’abantu abali ku ttaka lya Buganda. Omusasi waffe Canary Mugume abadde Bulange.

More News