Centenary Park Bagisenda Nkya

0
1034

Enkaayana ku kibangirizi kya Centenary park zizeemu nate nga abakolera mu kifo kino bawakanya ekyokuyisaawo emidumu gya kazambi,ng’enteekateeka z’ekitongole ky’amazzi bweziri.
Okusinziira ku project egenda mu maaso emidumu gyakazambi girina okuyita mu kifo kino gyambuke mu kifo ewaali essomero lya shimon nga gino gigenda kutuuka mu bifo omuli Nakasero, Kitante , Kololo n’awalala.