DPC Nsamba Ampalana Lwa Ttaka – Bukenya Grace

0
1409

Bukenya Grace ngono amanyiddwa nnyo nga BK era Sabapoliisi wa Uganda yoomu kubantu abaali tebamuva ku mumwa, anti bakimusaako nti yeyali akulira akabinja kaba Kijambiya abatigomya ennyo abantu mu bendo bendo lye Masaka, agamba nti abalya mmere bazibu nnyo kuba omulya mmere leero aseka naawe enkya nakutta.
Bukenya atubulidde nti okutuuka omusaako kino nabantu okumutunulira ng’omutemu biva ku muddumiizi wa Poliisi ya Kampala Mukadde Charles Nsaba eyamunanika amatu gembuzi omuliisa engo nti ye kalibuttemu songa obutakanya bwabwe buva ku ttaka.
Ono agamba nti nebofiisa sibabbi bawenenya mbwa kuba bweyali mu komera abasirikale okuva ku police yeemu bajja nebasaba mukyala we esnimbi obukadde bubiri nti zakujanjaba bbaawe.