Ebago ku Sukaali Lijja

0
776

Gavumenti etegezeza nga bweyanjulidde palamenti yegwanga ebaago lye teeka eligendereddwamu okugonjola entalo ezeyongedde mu makolero ga sukali waamu nokukangavula abasubuzi abaetanidde omuze ogwokukwekanga sukali ekintu ekiviriddeko ebeeyi ya sukali okwekanama.
Sam ibanda mugabi ayogeddemu ne Ssentebe wakakiiko ka palamenti akakola kubyobusubuzi Keneth Lubogo natunyonyola ebikulu ebili mubaago liino.