Ebituli mu Kwogera Kwa Museveni

0
566

Okwogera kw’omwami waakuno kaabwejumbira Gen. Yoweri Museveni eri eggwanga olunaku olweggulo, bangi bakyakumulisaamu tooki, nga abamu balumiriza nti yabalaase bubalaasi n’okwepena ensonga enkulu eziruma eggwanga.
Bano bongedde okulumiriza omukulembeze w’eggwanga ensonga okuziyita ku ngulu n’obutabeera mwerufu, yagenderedde kwongera kukuumira bannansi mu kizikiza.