Ebyafaayo bya Luttamaguzi Omuzira

0
1025

Toyinza kwogera ku lunaku lw’abazira ba Uganda n’atayogera ku Edidiam Luttamaguzi ne banne abalala Omunaana abattibwa nga 9/6/81 ku kyalo Kikandwa e Luweero nga babalanga kugaana kulagirira baserikale ba Gavt eyali mu buyinza abayeekera ba Museveni gyebaali beekukumye.
Kuno era kwekuva olunaku lw’abazira ba Uganda olukuzibwa buli mwaka. Omusasi waffe yabadde Kikandwa.