Ebyokwerinda E Namugongo Bibadde Binywevu

0
1078

Abavunanyizibwa kubyokwerinda bagamba nti obutafanana ng’emyaka egiyise ku mulundi guno ababadde basubiira okukolera munsawo z’abalala bangi olugenda lubasaze magenda namadda, anti abawonye okukwatibwa baviriddeyo awo nga gusima bbumba.
Omuddumiizi wa Poliisi mu Kampala nemiriraano Frank Mwesigwa agamba nti naye waliwo bano bakinyakuzi ababadde basoberera essimu, abawera nkaaga bo batemeza mabega wa mitayimbwa.