Eddwaliro Eryomutindo Lirino Lizze

0
1096

Banayuganda bandiwoona okutindiga engendo okugenda mumawanga agebweeru okufun aobujanjabi anti gavumenti etandise mubutongole okuzimba edwalilo elyenkalakalira e lubowa elinakoola kundwadde enkakali mpozi nkwonger okutendeka abasawo bakuuno kubutya bwebalina okujanjabamu abantu baano.
Olunaku olwaleero omukulembe wegwanga lwatteemye evunike wali e Lubowa ewagenda okuzimbibwa edwalilo liino elyokuwementa obukade bwa dollar z America 250 nga omulimu gwakugweera mu myaaka 2.