Eddwaliro Ly'e Nkozi

0
926

Omukubiriza wolukiiko lweggwanga Rebecca Alitwala Kadaaga asabye banayuganda okuddukirira enteekateeka eyokusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo awatukira ababa bagudde kububenje ku ddwaliro e Nkozi.
Omukubiriza asinzidde ku equator e Kayabwe mukusimbula emisinde egigendereddwamu okusonderako ensimbi ez’ekifo kino nakakasa nti kino nokulwaawo kyalwaawo dda kuba abantu bangi abafunira obubenje ku luguudo lwa Masaka Kampala.