Ekibuululu Kibutikidde Kanungu

0
634

Abatuuze n’abaddukanyiza mirimu mu kibuga Kanungu bawadde ekitongole ekibunyisa amasannyalaze sabiiti emu yokka okuzzaako amasannyalaze mu kitundu kyabwe oba ssi bakuuleyo ebikondo byonna.
Bino webiggyidde nga wayise sabbiiti emu yokka ng’abatuuze abamu baakamala okwekalakaasa olw’ebbula ly’amasannyalaze eribamazzeko emirembe.