Ekkolero E Mukono Likutte Omuliro

0
553

Police ezikiza omuliro eyitiddwa bukubirire okugenda okuzikiza omuliro ogukutte ekibangirizi ekiterekebwamu ebintu ebikozesebwa mu kkolero lya Rocky Industry erisangibwa e Seeta mu kibuga mukono.
Nabbambula wo muliro ono kitegerekesse ko nga bwavudde ku kasasiro abadde akumiddwamu omuliro omukumi we kkolero lino nga era ebintu bya bukadde bisanyewo.