Eklezia Ekuzizza Olinaku Lwa Trinita

0
1034

Leero eklezia wonna mu nsi lwekuzizza olunaku lwa trinita omutuukirivu nga mu luno ekyamagero ky’obusatu obumu obwa Katonda mwekyeyolekera.
Mu kyamagero kino eklezia eba ejjukira obuperesoona obusatu obukola katonda omu omuli Patri , Mwana ne Mwoyo mutuukirivu.