Emisango Leero Tegiwuliddwa

0
819

Ababwaabi ba Gavt e Mubende tebalinze bakama baabwe e Kampala okubasalirawo oba beediima oba nedda, ne bassa wansi ebikola.
Abantu basiibye wansi wa miti nga balinda abawaabi ba Gavumenti emisango gyabwe gisobole okuwulirwa naye balindidde bwerere era bakira buli akoowa y’annyuka.