Emisinde Gibadde Namboole

0
881

Halima Nakayi waali tanaba kukiriza nti alemeddwa okuyitamu okwesoga empaka zensi yonna ezigenda okuyindira e London omwaka guno mumwezi ogw’omunaana.
Nakayi yoomu kubaddusi abakunganidde e Namboole owetaba mu misinde egy’okujukira omugenzi John Akibua egy’omulundi ogwe 19 era nga gino gikozesebwa okukunganyizaako obubonero okwesoga empaka ez’enjawulo.