Emmaali Esaanyewo E Buwenge

0
1003

Abasuubuzi b’omukatale k’e Buwenge- Jinja basuze mu maziga oluvanyuma lw’omulira okusanyaawo ebyamaguzi byabwe byonna mu kiro ekikeesezza olwaleero.
Omuliro ogukaabizza abasuubuzi aga jjulujjulu gugambobwa okuba nga gwavudde ku sigiri eyalekeddwa mu kayumba ak’ebibaawo ng’efumba ebijanjaalo.