Enfuffu Eggye Abatuuze E Mubende Mu Mbeera

0
470

Emirimo gisanyaladde mu kibuga Mubende ne police neyitibwa bukubirire okukakanya abasuubuzi abakedde okwegugunga nebaziba enguudo nga bagamba nti bakooye enfuufu.
Abasubuuzi bano abakedde okwekyawa bakolera ku luguudo lwa Daudi Chwa ne Mutagwanya ezisangibwa mu masekati ge kibuga ekye Mubende.