Eyawoganira ku Kizindaalo Asibiddwa

0
687

Abaleekanyiza ebyalo emizindaalo nga temufunye lukusa mutandike okwegendereza anti mwolekedde okusibwa oba okutanzibwa obukadde bw’ensimbi.
Omuntu asoose okulabikako mu kkooti, Gerald Semwanga, omulamuzi amusindise mu nkomyo amaleyo emyezi ebiri olw’okuleekenayiza abantu b’omu kabaawo Zone e Makindye emizindaalo nga tebamusabye.