Gen. Katumba Wamala Alabudde ku Nguzi

0
1036

Minisita omubeezi owe mirimu mu gwanga Gen Edward Katumba Wamala akukulumidde bakulu bane bwebawereza mu gavumenti okusingira ddala abavunanyizibwa ku kuzimba engudo olw’OBUBBI mu ggwanga anti buli muntu awebwa obuvunyizibwa asoka kusomola kitundu ku nsimbi zaba awereddwa okukolera bana nsi ebintu ebibagasiza awamu.
Gen Katumba agamba nti bano balabe be gwanga kubanga bebasinzze okuzingamya enkulankulana