Gen Mugisha Muntu Yeeweredde Anaamuvuganya

0
1067

Senkagale w’ekibiina kya FDC omujaasi eyawumula Maj Gen Mugisha Muntu agamba nti mweteefuteefu okwanganga omuntu yenna agenda okumwesimbako ku kikwatagana nokukulembera FDC.
Bana FDC bali muketalo kakulonda mukulembeeze w’akibiina era ebiyitingana bigamba nti ku mulundi guno Mugisha Muntu bayinza omulesa amata g’abaana naye ye akakasa nti mugumu nga lwazi era agya yenna amwetegekedde.

TagsFDC