Gift Ali ne Savio Kabugo Bagabye Idd
Abazannyi ba Proline FC Savio Kabugo ne Gift Ali baduukiridde abaana abatalina mwasirizi abasoba mu 30 abakuumirwa mu maka g’omukyala eyakazibwako erya Jajja Flo asangirwa e Kiira nobuyambi bwebintu ebikozesebwa ewaka.
Abasambi bano bagamba nti bagala kuwa kyakulabirako nti tolina kuba mugagga bifeekera okubaako negwoyamba.