Gwe Ettaka Lyo Waliwandiisa?

0
953

Nga ensonga y’ettaka ekutte wansi ne waggulu mu Uganda, okimanyi nti ku ttaka lyonna eriri mu Uganda ebitundu 20 ku buli 100 lye liwandiise mu mateeka era bannyiniryo beebalina ebyapa bokka?
Omusasi waffe ayogeddeko ne ministry evunanyizibwa ku nsoga z’ettaka ne batutegeeza nti kino kye kimu kubuvuddeko obubbi bw’ettaka okweyongera ennyo ensinga zino.