Honda ne Muntari Bali Mu Uganda

0
1302

Abaaliko abasambi ba AC Milan eye Italy Keisuke Honda ne Sullaiman Muntari olwalero bakede Kamwokya ku kasaawa akakazibwako erya Kataka gyebasisinkanidde abaana okuva mu matendekero gomupiira agenjawulo mu ggwanga okubabangula mu bukodyo obuyiinza okubatuusa ku daala lyensi yonna.
Bano basembyemu nabaana bano era nebabawa nekubukodyo bwebaakozesa okutuuka okusambira ezimu ku tiimu ezisinga okuba ezaamanyi mu ggwanga.