Kabaka Alagidde Ku Kyapa

0
949

Sasabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri alagidde ebitongole byobwa Kabaka okusomesa abantu ebikwata ku nteekateeka ya Kyapa mungalo mukifo kyokufuuka kyesirikidde ng’abali ayagala kyasanga kyajogerera.
Maaso moogi asinzidde ku ssomero lya Beatrice ss e Kyankwanzi ngeno yewabadde omukolo ogw’okukwasa amasomero agasukulumye kugannewaago engabo mu kuyimba, nakakasa nga bwayagala okulaba ngenkola ye kyapa mungalo enyikira mu Buganda.