Kabaka e Buddo Junior

0
858

Ssabasajja Kabaka wa Buganda atenderezza nnyo gavumenti ya Uganda olwokufaayo okusitula embeera zebyenjigiriza naddala ku mutendera ogusooka.
Kabaka abadde ku ssomero lya Buddo Junior ku mukolo abaasomerayo kwebasisinkanidde era baliko nettu lyebawadde essomero lino.