Kayihura Azeeyo E Katabi, Baloopye Ba 'Crime Preventer'

0
806

Abatuuze b’e Katabi mu Wakiso bakatemye ssaabapoliisi Gen. Kale Kayihura nti bamanyu bulungi abazzu beemusango mu kitundu kyabwe kyokka nebasobola wadde omubuulirayo omu bwati, nga balumiriza basajja ba poliisi nti bebakolagana naabazigu bano.
Bano bagamba nti batya okulonkoma bakyala kumpadde bano, kubanga oluvanyuma poliisi ejja kubagamba ani abaloopye, babatulugunye.