Kkooti Eragidde Kabaka Aweeyo Ebiwandiiko ku Kyaapa

0
1273

Kkooti enkulu mu Kampala eragidde Ssaabasajja Kabaka alage ebyapa, omuwendo gw’abasenze ne sitatimenti za banka ebikwata ku ttaka lya mailo gavumenti eya wakati lyeyaddiza Buganda oluvannyuma lw’okuzzaawo obukulembeze bw’ensikirano.
Kkooti okuwa ekiragiro kino kiddiridde eyatwala omusango mu kkooti Male Mabirizi awakanya eky’okusasula obusuulu ku ttaka lya mailo, ng’agamba nti Kabaka muyima atasaanye kusasuza basenze.

TagsKabaka