Kkwaya Y'e Hoima Teyimba Ekooka

0
1115

Choir egenda okuyimba ku lunaku lw’abajulizi nayo esiibye egogola maloboozi nga beetegekera olwa ssatu June.
Choir eno ya bantu 500 abavudde mu bigo ne mu bisomesa eby’enjawulo mu ssaza ly’e Kalezia ery’e Hoima abagenda okukulemberamu okusaba kuno.