Kuluno Omuloodi Anasigaza Obuyinza?

0
880

Ababaka abatuula ku lukiiko lwa KCCA basabye paliiyamenti egobe etteka emppya eryakolebwa minisita Tumwebaze nga bagamba nti lyakolebwa mu mutima mukyamu kubanga bekikwatako bonna tebamala kwebuzibwako songa lityoboola ekitibwa kya KCCA.
Ba Kansala 22 bebawagidde ekiteeso kyokusuula etteeka lino mu kasasiro.