Meeya wa Nakawa Bamusiseeko Omuzindalo

0
1088

Meeya w’ e Nakawa, Ronald Nsubuga Balimwezo attunse ne ba kkansala b’e abawera 32 ku 35 abakedde okumusaba okutuuza olukiiko olw’amangu mwebamuweeredde ekiwandiiko okubadde ensonga 9 zebalambise nga ezizinngamiza entambula y’emirimu ku kitebe ky’e gombolola eno.