Minisita Kamya Akuumibwa Nnyo

0
1063

Poliisi ewaliriziddwa okuyiwa basajja baayo abawanvu n’abampi mu maka ga minister wa Kampala, Beti Kamya okutangira abagoba ba bu tuk tuk bweyaweze okusaabaza abantu mu Kampala olunaku lw’eggulo.
Abagoba ba bu tuk butuk babadde bawera kugumba mu maka ga minister abannyonnyole lwaki abalemesa okukola emirimu gyabwe mu Kampala.