Munaffe Mutagamba Weeraba

0
1014

Palamenti ne Presidenti Yoweri Museveni bakungubagidde eyali Minisita w’obutonde Maria Mutagamba eyafa ku nkomerero ya wiiki ewedde.
Omugenzi Mutagamba ayogeddwako nga eyaali munabyabufuzi ateekwatakwata , eyalwanyisa obulwadde bwa siriimu mu district y’e Rakai era omulwanyirizi w’obutonde .