Museveni Ayogedde Eri Eggwanga

0
969

Nga bwekilambikiddwa mu ssemateka we gwanga Olwaleero Presidenti Museveni lwayogedde eli egwanga omwaka guuno nga abanyonyola ebyo ebitukiddwako okuva bweyakoma okwogerako eli egwanga omwaka oguwedde nabiki gavumenti ye eya NRM byesubira okukola mumbalila yomwaka ogujja.
Mubufu bwebumu Presidenti Museveni anyonyodde ababaka ebilungi ebili mukuba Presidenti okumala emyaka emingi.