Musiibule Abatalina Ssente

0
1101

Mu kiseera kino nga tuyingira Olunaku olw’olwomwenda nga olwo omwezi omutukuvu ogwa Ramathan, Supreme Mufti Seeka Siliman Kasule ndirangwa ajjukizza abalina okusiibulula abasiibi basobole okwengera ku mpeera mu mwezi guno.