Musiraamu Watodde Zaka?

0
942

Abasiraamu bonna abalina okuwa zaka bajjukiziddwa okutoola Zaka eno ku lw’obulungi bw’abatalina kyongereze ku mpeera z’okusiiba zebafuna mu kusiiba omwezi gwa Ramathan
Okusinziira ku bamanyi mu ddiini y’obusiraamu okuwa zaka kikakata ku buli muntu naddala ngokusaala Id tekunnabaawo
Bino byogeddwa mu kusaala Juma esembyeyo mu mwezi gwa Ramadhan ku mizikiti egyenjawulo .