Namukadde Eyafiisa Abaana Alojja

0
1085

Abaganda bagamba nti olukula luyonka baana baalwo, nti omuzadde bwakaddiwa abaana be bebalina okulabirira, wabula enaku zino byakyuuka, anti abaana bo bakola gwakuzaala ng’abaana basulira bakadde baabwe, abandyeyagalidde mu bukadde bwaabwe ete nebadda mukubonabona nabazukulu.
Namukadde Zamu Bakanansa awezza emyaka 78 aliko abazukulu be abawerera ddala 9 balabirira mu bwavue obumutuuse nekumagumba ate nga tayinza yadde okubalekawo kuba buvunanyzibwa bwe kati.